Okutondawo, Okuyingira Nokwenyigira munkola za Microfinance ez’Omukitundukyo mu Uganda: Farmers’ Guide (Luganda)
Ebikwata ku nkola za Microfinance ez’omubitundu Kino ekiwayi kya Microfinance ez’omubitundu kyamala dda okukasibwa mu nsi yonna nga enkola ey’amaanyi esobola okulwanyisa obwavu n’okusitula ebyenfuna by’abantu wonna. N’olwekyo okukyuusa embeera zabamufuna mpola n’abaavu, mubyensimbi n’obulamu […]